Fifa World Cup 2022; Senegal yesozze omutendera gwa ttiimu 16.
Senegal emu ku ttiimu 5 ezaakiikirira semazinga wa Africa mu mpaka z’omupiira ez’ekikopo ky’ensi yonna eyiseewo neyesogga omutendera gwa ttiimu...
Senegal emu ku ttiimu 5 ezaakiikirira semazinga wa Africa mu mpaka z’omupiira ez’ekikopo ky’ensi yonna eyiseewo neyesogga omutendera gwa ttiimu...
Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gw’omupiira mu nsi yonna ekya Federation of International Football Association (FIFA) kiggye envubo ku kibiina ekiddukanya omupiira...
Mu mpaka z’okusitula obuzito ez’ensi yonna ez’okubeera mu kibuga Bogota ekya Colombia, Uganda yaakukiikirirwa abazannyi basatu nga ku bano kuliko;...
Kalenda y’empaka z'obugaali bw’e Busoga 29/11/22 - Kigulu - Bunha 30/11/22 – Butembe - Luuka 1/12/22 – Bulamogi - Bugabula...
Arua Hill 2-1 Onduparaka Omutendesi wa Arua Hill, Livingstone Mbabazi yafunye ku buweewero oluvannyuma lw’okufuna wiini esooka mu mipiira ena...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ku lukalu lwa Afrika ekya Confederation of African Football (CAF) kifulumizza ennaku empya empaka za Champions League...
Abakungu ba kakiiko akaddukanya empaka z' masaza basabye abawagizi b'empaka zino okubeera abagumiikiriza ku nsonga ya fayinolo yaazo. Bano okukola...
Omutendesi Asaph Mwebaze. Omutendesi wa Bright Stars,Asaph Mwebaze atenderezza omutindo abazannyi be gwe baayolesezza nga bamegga Express ggoolo 2-0 e...
Bannantameggwa b’ekikopo ky’ensi yonna ekya World cup aba Bufalansa batandise na buwanguzi,Oliver Giroud mw’ateebedde goolo bbiri n’atuuka likodi ya Thierry...
Maneja wa ttimu ya Cashlines ,Dickens Ddumba yagaanyi okwesiga abazannyi be ab’oku katebe n’atandisa ttiimu etewera ku kisaawe.Bano baabadde ku...