Omu ku basita ba ManU eyawangula ebikopo 3 mu sizoni ya 1998-99,Andy Cole alumbye akakiiko kayo ak’ebyekikugu nti kava dda ku mulamwa. Ebanga ddene nnyo nga ttiimu yaffe ekansa abateebi abakuliridde .

Abazannyi abayisizza mu myaka 30 kizibu okumalako ne sipiidi ya Premier, Andy Cole,enzaalwa ya Bugereza bwe yategeezezza .Yagambye nti Cristiano Ronaldo ,Zlatan Ibrahimovic,Odion Igahalo ,Edison Cavani ne Wout Weghorst ,Man U tebafunyeemu kimala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *