Abawagizi ba Arsenal basabye Oleksandr atundibwe .   

0

Abawagizi ba Arsenal bavudde mu mbeera ne basaba omuzannyi waabwe Oleksandr Zinchenko atundibwe kuba talina mutima gwa ttiimu. Kiddiridde Zinchenko okuyozaayoza Man city okuwangula ebikopo 3.

Abawagizi bagamba kyabadde kikyamu okuyozaayoza ttiimu eyabalemesa Premier. Okujja mu Arsenal, yava mu Man City gye yazannyira emipiira 76 wakati wa 2016 ne 2022. Arsenal yamugula obukadde bwa pawundi  32.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *