Butambala si nnyangu.
![](https://endibbasports.com/wp-content/uploads/2023/05/ball.jpg)
Omwaka guno buli agenda okuzanya essaza lya Butambala yeesibe bbiri kubanga tebagenda kubeera bangu era baagala kweggyako kikwa eky’obutawangulako kikopo kino era bali mu kibinja kya Bulange omuli Ssingo , Bulemeezi , Bugerere ne Busujju.