Guardiola yakoze likodi bwe yafuuse omutendesi asoose mu Bulaaya okuwangla ebikopo ebisatu ne kiraabu bbiri ez’enjawulo.

Guardiola yawangula ‘treble’ ne Barcelona mu 2008-09 ne Man City  mu 2022-2023.

Mu ngeri y’emu Duardiola yawangudde ekikopo kya Champions League ng’omutendesi.

Guardiola yamenyewo ne likodi ya Sir Alex Ferguso ey’okuwangula ebikopo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *