Nisterloy Kizito , eyaliko ssita wa cranes agamba nti Micho ali mu kwonoona ssente za muwi musolo kubanga lwaki oyita muzaannyi okuva ebweru ate nga togenda kumukozesa , lwaki toyita b’awaka?

Tadeus Kitandwe nga mukungu mu kiraabu ya Vipers agamba nti okuyita  abazannyi okuva ebweru ate nga togenda kubakozesa kitegeeza nti Micho yabadde tamanyi na basambi batuufu baayagala ate nga gwe mulimu bwa ttiimu ye ey’ekikungu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *