Gurdiola yaakawangula  ebikopo 35 ne kiraabu  ez’enjawulo , yaakwangula ebikopo 14 ne Man City , 14 Barcelona  ate Bayern yabawangulira musanvu.

Ekimufudde ensonga mu Bulaaya bwe bukodyo  bw’akozesa obukyalemye abatendesi abasinga  okubufunira eddagala ng’akuba akawoowo akalimu  n’okulumba nga y’ensonga lwaki ebikopo bisatu byona abitadde mu nsawo .

Mu ngeri  yeemu  yawezezza wiini 300 ng’atendeka Man City.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *