Omukulembeze wa FUFA Eng Moses Magogo yavudeyo olunaku lwe gulo nategeza nti club okwewandisa okufuna license kuba  kibakikulakulanya mupiira.

Emipiira gya Azam Uganda Premier League egya sizoni eno 2023/2024 gi kyusidwa enaku ngakati gyakuzanyibwanga ku lwakusatu no lwomukaga.

Club ya Vipers ne SC villa jogoo za ku keberebwa CAF omwezi oguja.

Emipiira egyokwegezamu leero: Simba Fc vs Kcca ku kisawe e nambole. Ate egulo Express yagude malili 1-1 ne Police Fc, Bul Fc yakubye Jinja SS 2-1

Mu mpaka ze kikopo kyo kubaka ekyensi yona Uganda ekubidwa Jamaica 59-47 enkya She Cranes etunka ne New Zealand.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *