Moses Muhangi nga ye pulezidenti w’omuzannyo gw’ebikonde mu ggwanga, avuddeyo n’alumba ekibiina ekifuga emizannyo ekya ((NCS) okugaana okubawa ssente zaabwe ate nga palamenti yazifulumya dda.

Muhangi agamba nti bo ng’abeebikonde balina mwaka, olw’engeri gyetukolamu nga kati tuli mu kitundu kyalusatu nga tulina okubawa nga tufunye ssente eziri mu buwumbi bubiri mu ataano.

Wabula kati baakatuwaako obukadde 133 zokka era muli ne ntandika okwebuuza ddala ani alya ssente z’ebikonde  mu NCS?

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *