Chelangat awangudde eza Cherry Blossom.

0

Munnayuganda omuddusi w’embiro empanvu Sarah Chelangat awangudde emisinde gya Cherry Blossom 10 kiromita Marathon egibadde mu kibuga Washington ekya Amerika akawungeezi ka Ssande.

Chelangat nga yali yakoma okwetaba mu mbiro ezamanyi omwaka oguwedde yayingidde mu mpaka zino nga yakira ku banne nga obuwanguzi bwe bwabadde busuubirwa mu mpaka zino.

=1&fsb=1&xpc=lgogAOyUBr&p=https%3A//www.bukedde.co.ug&dtd=29 Kiromita 10 Chelangat yaziddukidde eddakiika 52:04 nga yaddiriddwa Sara Hall enzaalwa ya Amerika mu ddakiika 52:37

Mu basajja zaawanguddwa Tsegay Kidanu enzaalwa ya Ethiopia nga yaziddukidde eddakiika 46:08 n’adirirwa Hillary Bor enzaalwa ya Amerika mu ddakiika 46:11.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *