Wadde omutindo gwa ManU guli aganaaga, Wolves gye bakyalira leero si ye ttiimu ebatiisa. Mu mipiira 5 gye basembye okusisinkana, ManU eri mu kyamwenda n’obubonero 32 nga toobaze byavudde mu gwa Chelsea ne Liverpool eggulo.

Singa Wolves ewangyla, eyisa ManU kuba eri mu kya 11n’obubnero 29.

Bagibanja ggoolo 1ate ManU 5. Mu mipiira 7egisembyeyo mu mpaka ez’enjawulo, Wolves tekubiddwamu.

Ewangudde 5 n’amaliri 2. ManU emaze emipiira gya Premier 2 nga tewangula.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *