Eyali ssita wa Man U Gary Neville ayongedde okukuba ebituli mu mutendesi Erik Ten Hag bw’agambye nti yalemwa okunoonya  abazannyi  abalungi mu katale n’amaliriza ng’aleese abatalina gye batwala ttiimu .

Man U , yasaasaanya obukadde bwa pawundi 200 ku Rasmus Hojlund , Mason Mount , Altay Bayindir ne Andre Onana .

Ku bano yagattako Sofyan Amrabat gwe yaggya mu Fllorenti na ne Sergio Reguilon (Tottenham) nga bombi bajjira ku looni.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *