Mike Maignan ggoolokipa wa AC Milan agambye nti wadde alina obutakkaanya ne kiraabu ye,teyeegomba kwegatta ku Chelsea ebadde yeegayirira bakama be ng’ebasaba okumugula.

Maignan, 27, yanyiiga oluvannyuma lwa AC Milan okugoba Paolo Maldini,eyali akulira ebyekikugu wabula yagambye nti talina gagenda mu ttiimu eteri mu za Bulaaya.Chelsea yamalira mu kya 12.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *