Omuteebi wa Roma ,Tammy Abraham ayolekedde obutadda mu Premier,bwe yafunye obuvune mu mupiira ogwagaddewo sizoni y’eYitale.

 Nga Roma ekuba Spezia (2-1),Abraham yasimbye bubi okugulu ng’alwanira omupiira era basawo baakamutemye nti ayinza kudda mu December .

Everton,ManU ne Aston Villa zibadde zaagala kumugula akomewo mu Premier.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *