Fayinolo ezigenda okusambibwa kuliko eza divizoni e’yokuna n’ey’okutaano era emipiira gisuubirwa  okutandika ku makya ng’emipiira esatu gye gigenda okuzanyibwa buli lunaku.

Ku ssaawa ssatu ez’okumakya , wagenda kusookawo ply offs okufunako ttiimu ey’omwenda ezigenda mu zona 1 erimu Mukono , Kayunga ne Buikwe wakati wa Bukeerere ne Sseeta Nazigo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *