Lwaki Kabaka yasazeewo empaka z’ebika okuziggulirawo Wankulikiku?

0

Kitegerekesse nti engeri Kabaka gy’atannaba kutereera bulungi mu bulamu bwe, olw’ekirwadde kya alaje  Katikkiro  Mayiga kye kutegeeza Obuganda nti kye kiruma Kabaka nga kino kiva ku mpumbu , abategesi b’empaka tebaagala kumutwala ayinza okukoowa ate ng’akyali ku mateeka g’abasawo.

Omwaka oguweddw bazigulirawo Kasana mu Bulemeezi.

Mu 2019 , zaggulwawo e Mpigi mu Mawokota ng’omusu gukuba omutima.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *