Ani amegga mu champions league?

0

Ttiimu zombi  zikozesa kisaawe kimu era ku luno basisinkanye mu luzannya lwa ‘ semi’ fayinoloya champions league nga buli omu ayagala kutuuka ku fayinolo okusobola okuba n’omukisa  okuwangulayo ekikopo  kya sizoni eno kubanga ekya Liigi , Napoli  yaitutte .

AC Milan olukoba balusibidde ku Olivier Giround , Theo Hernandez ne Rafael Leao  ate Inter  Milan , banditandisa Romelu Lukaku ,Edin Dzeko ne Lautaro Martinez.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *