Balwanira mutendesi – Spurs ne Burnley.

0

Wabaluseewo olutalo wakati wa Burnley ne Spurs nga balwanira  omutendesi  Vicwnt Kompany buli omu gw’ayagala abatendeke sizoni ejja.

Vicent yayambye Burnley okukomawo mu Premier nga n’ekikopo kya Championship akitutte.

Olw’omutindo gw’alaze ng’akomyawo ttiimu eno , kyawalirizza aba Spurs okutandika okukukuta n’abamuli okumpi nga baagala bamuperereze asale eddiiro.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *