Julian Brand yagambye nti ekibakuumira ku mutindo nga Dortmund,kwe kuba nti abazannyi bonna buli mupiira bagutwala nga fayinolo.

Okuva lwe baava mu world cup,baakawangula emipiira 6 egyo’omuddirig’anwa.

Omwaka guno mu mipiira 8 egy’empaka ez’enjawulo,Chelsea yaakawangula gumu mu mipiira 8 egy’empaka ez’enjawulo, Chelsea yaakawangula gumu bagikubye 3 n’amaliri 4.

Kino kye kimu ku bitadde omutendesi Graham Potter ku bunkenke kuba mukamawe yamuwadde abazannyi abalungi mu katale akaakaggwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *