Marcus Rashford ye muzannyi asinga ffoomu mu bulaaya okuva abazannyi bwe baakomawo okuva mu world cup.

Ku goolo za Premier 10 z’alina kati,6 azikubye okuva world cup bwe yaggwa.

Mumipiira gya premier 7 gye baakazanya okuva mu world cup ,ateebye goolo mu mipiira 6.

Arsenal terina muzanyi ali ku ffoomu bweti,lwaki toba na kukkiriza nti ttiimu esobolera ddala okukwata Arsenal.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *