Omutendesi wa Liverpool avudde mu mbeera n’atabukira abasambi be olw’okusambya ekyejo.

Bino webijjidde nga Liverpool yaakamala okuwuttulwa Napoli goal 4-1 ekibadde kikyaludde okubaawo mu byafaayo bya Klopp nga mutendesi wa Liverpool.

Liverpool yaakasamba emipiira mukaaga season eno yaakawangulako 2 yaakakola amaliri 3 ate bagikubye omulundi gumu ekintu ekiwaliriza  omutendesi okuva mu mbeera n’atabukira abasabi be olw’okusambisa ekyejo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *