SSABASAJJA KABAKA YAGENDA OKUGULAWO EGYAMASAZA

0

Ekikopo kya masaza ekye 17 kyakuttandika ku lwamukaaga olujja era nga Omutanda Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi            II wakulabikako eri obuganda okuggulawo empaka zino. Enteekateeka y’empaka zino zaakutojjera ku kisaawe kimu ekya FUFA Njeru Technical Center mu ssaza erye Kyaggwe nga ebibinja byakukwatibwa kimu ku kimu okutuusa webinagwayo.  Abavvujjirizi b’empaka zino okuli Airtel, Centenary Bank, SWICO nabalala bataddemu obukadde obusoba mu 800 era nga buli ssaza lyawereddwa obukadde 4, emipiira ena n’emijoozi ebiri olwokweteekateeka kuntandikwa.

Omwaka guno ebibinja byakusambibwa wabula nga enzannya eziddako zakutandika mwaka gujja. Ssekanolya akulambikidde engeri emipiira gyejigenda okuzannyibwamu mu bibinja.

ensengeka ye empipira gyamasajja

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *