Bayer Leverkusen eremedde ku ntikko ya Bundesliga, ate kati okusinziira ku njawulo y’obubonero 10, erabika tekyalina ppuleesa.

Leverkusen akulembedde n’obubonero 6 7, ate Bayern 5 7mu mipiira 25 .

Kati Leverusen ebala bubonero bw’ebuzaayo.

Kati ku omupiiraomwenda egisigaddeyo, erina kuwangulako mukaaga, bwe bubonero 18bwokka okuweza obubonero 85, anti Bayern ne bw’ewangula egyayo gyonna egisigaddeyo ng’ekuba ne ggoolo 100 buli mupiira, eba ekoma ku bubonero 84.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *