Eyali Omuwuwuttanyi wa manchester united Paul Pogba alemeddeko ku by’ekkoligo eryamuweze obutaddamu kuzannya mupiira okumala emyaka 4 n’agamba nti waakujulira kubanga ye takozesanga ku biragalalagala bye bamulanga!

Pogba NGA KATTI OMUPIIRA AGUKYANGIRA mu Juventus ey’e Yitale, mu September wa 2023 yawerebwa okumala ekiseera ekitali kigere oluvannyuma lw’okumukebera abakugu ne basanga ng’omubiri gwe gulimu ebiralagalagala ebimwongera amaanyi ng’asamba omupiira.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *