Mengo Hill enaabye ggoolo mu ya beach soccer.
![](https://endibbasports.com/wp-content/uploads/2024/01/Mengo-Hill-enaabye-ggoolo-mu-ya-beach-soccer.jpg)
Oluvanyuma lw’okuwangula mu luzannya lwa liigi ya FUFA Beach Soccer,olw’okuddinga’ana, omutendesi wa Kampala City,Ivan KKulika alabudde ttiimu ze batannasanga nti zaakugwa ku kyokya.
Kulika agamba nti ttiimu ye eri ku mutindo musuffu era ttiimu ezitannabasanga, zeekabireko.