Ekisenge kya Liverpool , kyayongedde okulaga nti kibulamu bwe babeera baakuvuganya ku Premier sizoni  eno .

Ku Ssande nga bakola  amaliri (2-2) ne Brighton , ggoolo zaavudde mu nsobi ze baakoze mu kisenge.

Ku yasoose , Van Dijk yawadde Alexis Mac Allister omupiira ne bagbba ate ku yookubiri , Andy Robetson yalemeddwa okuggyayo omupiira ogwavudde mu kusimula ekisobyo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *