Omutendesi wa  madrid , Carlo Ancelotti agambye nti musanyufu nnyo olwa ttiimu ezisinga okuba enzibu mu La Liga sizoni eno.

Real yawagudde Girona ggoolo 3-0, ekyawadde Ancelotti essanyu kuba bagenze okugikyalira nga tennakubwamu okuggyako amaliri ga mulundi gumu.

Obuwanguzi buno bwazzizzayo Real  ku ntikko ya La Liga ku bubonero 21 mu mipiira mu naana.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *