Ebirungo Arteta by’ayongeddemu okukuumira Arsenal ku kituufu.

0

Engeri enjovu gy’ewangulamu emipiira , kiraga nti sipiidi omutendesi Mikel Arteta gy’aliko okugoba Man City asobole okugisuuza ekikopo kya Premier League.

Arteta alaze ffoomu ennungi mu mpaka za Champions League ate mu Premier League abadde akyali ku kutuufu era ku Lwomukaaga luno agenda kukyalira Bournemouth ng’aunuulidde buwanguzi olwa likodi ennungi gye balina ku Bournemouth kubanga mu mipiira 13 gye bakyasembyeyo okusinsinkana , bawangudde 10 ate Bournemouth gumu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *