Abawuwuttanyi ba Liverpool abaggya; Alexis Mac Allister ne Dominik batuuse bawera okuwangulira ttiimu yaabwe ebikopo  n’okugizzaayo mu Championleague.

Liverpool yamalira mu kyakutano sizoni ewedde nga eggulo yatandise okwetegekera sizoni ejja.

Mac Allister baamuggye mu Brighton ku bukadde bwa pawundi 34 ate Szoboszlai yavudde mu Leipzig ku bukadde 60.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *