Engeri emputtu gy’emusuuzizza eza KCCA.

0

Byekwaso yasuddewo omulimu oluvannyuma lw’okuwandulwamu Bright Stars mu Uganda cup ggoolo 1:0.

 Bright Stars era ye yawandulamu KCCA mu Uganda Cup sizoni ewedde nga ku olwo yagikuba 3:0.

 kino kyayongede okunyiiza abawagizi n’abamu ku bakulu mu KCCA nga bagamba nti Byekwaso alina emputtu emuleetera obutakyusa notisi nga kimukubizza ttiimu y’emuetalina byafayo mu Uganda mu sizoni 2 eziggiring’ana.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *