Bulijjo Man City etoba ne Liverpool ku kikopo era okusinziira ku bazannyi be  baagula  ku ntandikwa ya sizoni eno,bangi baali basuubira nti era be bagenda okuttunka ne man city.Laba ate Liverpool bwe’epondooka n’etuuka n’okuyenjebuka.

Nunez baamugula obukadde bwa pawundi  85 okumugatta ku Salah,Diaz,Firmino ne Jota ku Kyoto. Baalabye tekimala ne bagattako Cody Gakpo mu January.

Embeera eba kuba ya bulijjo,Liverpool bw’eti ’andibadde terumikako, naye olw’ekisa ekirondoola Arsenal,Liverpool kimpenkyekubire sizoni eno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *