Omutendesi wa Wakiso Gaints omugya Joh Luyinda Ayala atandise na maanyi okuggumiza ttiimu eno oluvannyuma lw’okukakasa omuzannyi Mickidad Ssenyonga.

Ssenyonga yatadde omukono kundagaano ya myaka ebiri ng’ava mu URA oluvannyuma lw’endagaano ye okuggwako omwezi oguwedde.

Ono yayatiikirira nnyo mu mipiira gy’a masaza nga yazannyirako Gomba ,Buddu ne Busiro.

Bukya yeegatta ku URA, abadde tafuna  mikisa gitandika mpiira wansi w’omutendesi Sam Timbe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *