Omuteebi wa West Ham, Michail Antonio alabudde omuwuwuttanyi wa Brentford, Neal Maupay okukomya okusojjagananga ne bazannyi banne kuba kijja kumuzaalira akabasa.

Antonio agamba nti Omufalansa Maupay asusse okusojjanga abazannyi ba ttiimu ze bazannya nazo oluusi ekibaviiramu okunyiiga.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *