Uganda Martyrs eyagala kweddiza kya Women’s Cup.

0

Ekikopo ky’abakyala ekya  Fufa Women’s Cup Kyakuddamu okutojjera wiiki eno n’ezannya  eziwerako ezigenda okuzanyibwa mu mwetooloolo ogwa ttiimu 32ku bisaawe ebyenjawulo okwetooloola eggwanga .

Ttiimu ya Uganda Martyrs, abalina ekikopo kino bakwambalagana ne Entebe Pride  Women football club era bawaga kukyedizza oluvantyuma lw’okukiwangula omwaka oguwedde nga bakuba She Maroons ggoolo 1-0 e Kumi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *