Ssita wa Al Nassr , Cristiano Ronaldo atonedde munywanyi we Francis Ngannou essawa ya bukadde 400  ng’amwongera amaanyi ku lulwana lwe olwa wiikendi .

Ngannou , waakuttunka ne Tyson Fury mu lulwana lwa UFC mu Saudi Arabia.

Ronaldo, ssita wa Portugal agamba nti UFC gwe muzanyo gw’asinga okumatira okulaba mu biseera bye ebyeddembe , mu kifo ky’omupiira.

Ngannou yasuubizza obutaswaza Ronaldo ng’awagula olulwana luno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *