Birmingham ezanyira mu championship e Bungereza ,  efunvubidde okukansa Wayne Rooney ng’omutendesi  waabwe omugya ng’adda mu bigere bya John Eustance aliwo.

Rooney , 37 , abadde atendeka DC United eya America wabula oluvanyuma lw’okulemwa okugituusa mu za ‘play offs’ ki wiikendi , yavuddeyo.

Ayagala kukola ne Ashley Cole ne John O’Shea.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *