Okwogera ku Villa , n’otateekako kitiibwa ekya Ssalongo .

Villa , ye yasooka okuwangula obwa Ssalongo  mu mupiira gwa Uganda , etuse ku fayinolo mu bikopo by’Afrika bibiri , era nga ye kiraabu  ekyasinze okuwangula ekikopo kya CECAFA e Uganda n’ebikopo bya liigi erina (16).

Wabula obukulembeze  bugibonyabonya era ebaddeko ne bapulezidenti abawerako .

Daniel Musoke Kiwalabye ye yasooka okufuga  Villa okuva 1975 okutuusa 1979 nga yagira ku Nakivubo Boys.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *