Oluvannyuma lw’okusubwa okuba ku lukalala lw’omwaka oguwedde , Messi akomyewo ku lukalala luno  era y’omu abasuubirwa okwettika engule eno oluvanyuma lw’okuwangula ekikopo  kya World cup ne Argentina omwaka oguwedde wamu n’okuwangula ekikopo kya Liigi ne  PSG  era singa awangula engule , kiba kitegeeza nti ajja kuba awangudde ey’omunaana.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *