Aba British School Kampala yetisse empaka z’okuwuga.

0

Esomero lya British School of Kampala (BSK) lisitukidde mu kikopo ekibadde kiwakanirwa mu mpka za USSSA ez’okuwuga ku mutendera gw’amasomero ga Sseniya.

Empaka zaabaddewo ku lwomuukaaga akawungeezi ku somero lya Greenhil Academy ekibuli nga amasomero 14 gegeetabye mu mpaka zino  omwasunsudwa abaneetaba mu mpaka z’amasomero agava mu buva njuba eza Federation of East African Secondary Schools sports games (FEASSSA).

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *