Owa Villa alondedwa nga kooci w’omwezi.

0

Omutendesi wa SC Villa, Jackson Magera ne ggoolokipa Sam Tamale owa Maroons Paasika yabagendedde bitege.

Baawangudde engule y’obutendesi ne ggoolokipa w’omwezi mu liigi ya babinywera esasulirwa Pilsner n’ebawa 1,000,000/- buli omu.

Magera yawanguliddemu emipiira 4 n’amegga Sam Timbe (URA) ne Muhammad Senfuma ate Tamale yateebeddwa ggoolo emu mu mipiira ena. Omukolo gwabadde ku Kati Kati Restaurant mu Kampala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *