Ronaldo ne Messi baakusisinkana mu gw’omukwano.

0

Guno gwe mupiira gwa Ronaldo ogusooka bukya akutula ddiiru y’obukadde bwa pawundi 173 buli mwaka nga yeegatta ku Al-Nassr. Ronaldo y’agenda okubeera kapiteeni wa ttiimu ya bassita okuva mu Saudi Arabia nga bano bagenda kukwatagana ne PSG ya Messi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *