Omukubi w’ebikonde, Latibu Muwonge ‘The Boxing Dancing Master’ awera kuwumiza Mutanzania Hamisi Ally bwe battunka leero ku New Club Obligatto mu Kampala.

Muwonge, muto w’omuyimbi ‘Young Mulo’ asuubizza obutayiwa bawagizi be .Bagenda uttunka mu laawundi 8 ez’obuzito bwa Junior welter’.

Ono Omutanzania munakuwaliddeko kuba tamanyi ky’alumbye,wano azze mu Kattiro kange kuba teri ansimattuse’’,Muwonge eyazannyiraka ‘’The Bombers’ wakati wa 2017 ne 2019 bw’aweze.Luno lulwana lwe lwamukaaga mu bikonde eby’ensimbi.Tannakubwamu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *