Masuuliita FC yeyatute engule mu mpaka  za Muwada Cup.

0

Ttiimu ya Musuuliita FC yeetusse empaka za Muwada Eid Adhudha Cup bweyamezze Kanzize ku ggoolo 3 – 0.

Empaka zino zaayindidde ku kisaawe ky’eggombolola e Masuuliita mukujaguza olunaku lwa Eid y’okusala ebisolo.

Empaka ezaategekeddwa ssentebe wa NRM e Masuuliita Muwada Namwanja zetabyemu ttiimu 4 nga gye miruka egikola Masuuliita Town Council.

Kuliko Ktikamu,Kabale,Kanzize ne Masulita.,Masuuliita yawereddwa ekikopo ne sseddume w’ente ttiimu endala zaawangudde kimeeme w’embuzi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *