Ndejje Elites etunuulidde buwanguzi   mu za African Women’s Volleyball Clubs Championship.

0

Omutendesi w’abakazi ba Ndejje Elites mu Volleyball Ronald Kitosi atunuulidde buwanguzi mu nsiike ya leero okutangaaza emikisa gy’okweyongerayo ku mutendera gwa ‘quarter’ mu mpaka za ‘African Women’s Volleyball Clubs Championship’

African Women’s Volleyball Clubs Championship

Ndejje Elites 0 – 3 Carthage (16-25, 22-25, 15-25)

Ndejje Elites 3 – 0 ASEC MIMOSA (25-20, 25-14, 25-10)

Leero (May 24, 2022)

Ndejje Elites – KCB

Leero (May 24, 2022) basisinkanye KCB eya Kenya mu nsiike eyookusatu mu kibinja B mwe bali ne ASEC MIMOSA eya Ivory Coast ne Carthage eya Tunisia.

Ndejje(Uganda) yakubiddwa Carthage abalina ekikopo kino (3-0) wabula yeenunulidde ku ASEC MIMOSA bwe yagikubye (3-0) nga leero eyagala buwanguzi bwakubiri ku KCB eya Kenya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *